Omubaka Alemedde Ku Jenero Salim Saleh Lwa Kirombe Ky’e Kilembe

0
1004

Ababaka bapalamenti abe Kasese balumuriza Gen. Salim Saleh okukumpanya ebyobuggaga byomuttaka ebisangibwa e Kasese. Ababaka bano bagamba nti Gen Salim Saleh ekilombe webasima ekyobuggaga ekya cooper, akifudde mulimu gwa famile ye.