Ababaka Ba NRM Baawukanye ku Ky'emyaka

0
735

Abamukubabakaba NRM n’abamu kubabaka bannamunigina baweze okukola buli kyebasobola okulaba ng’ekiteeso ky’okuggya ekkomo ku myaka omuntu kweyeesimbira ku bukulembeze bw’eggwanga tekituuka mu paalamenti, okukubaganyizibwako ebirowoozo. Ababaka bebamu baweze nti baakufuba okulaba ng’ekiteeso ekigenda mu ddiiro kyakukyusa bukulembeze mu mirembe, nga Uganda yeeteekerateekera omukulembeze anaddako