Abatunulizi Balabudde ku Ky'emyaka

0
435

Abatunulizi b’ensonga zebyobufuzi balabudde ku kabi akolekedde Uganda ssinga ekiteeso eky’okujja ekkomo ku myaaka omuntu kwakoma okwesimbawo ku bwa puklezident kinayita
Bano bawadde ababaka ba paalamenti amagezi okudda mu babalonda bababuuze okumanya kyebaagala mukifo ky’okumala getuminkiriza
Kino kiddiridde ababaka ba NRM abamu okukaanya baleete ekiteeso kino nga tewali abatumye