Abalimi Bakooye Okubadondola

0
963

Abalimi abatwala ebirime ebweru wa Uganda bagamba nti tebafunye mu mulimu gwabwe wadde olw’okuba waliwo ababidondola ne bagula ebirime ku nsimibi ez’awansi . Minisitule y’ebyobusuubuzi n’ebibiina by’obwegassi kati kino baagala kikomya, era buli nsalo ya uganda yaakuzimbibwako akatale ewangenda okukungaanyizbwa ebintu ebinaagenda ebweru wa uganda ku beeyi eya wagguluko. Nabakooza Lydia y’alina ebisingawo