Kamera Z’oku nguudo Tuzeesiga

0
359

Police etegezezza nga kati bwetandise okufuna obwangu okunoonya abazzi bemisango, oluvanyuma lwaokuteeka Camera kalondoozi mu bitundu bya kampala ebitali bimu. Police egamba abasazi bensawo wamu naabo abatomera abantu nebadduka kati kyangu okubafuna obutafanana nga bwekibadde nga tewali Kamera.