Basudde 'Bbomu' Ew'omubaka Kasibante

0
1059

Poliisi ekakasizza nti bbomu bbiri kika kya grenade ez’omungalo zibwatukidde mu maka g’omubaka wa paalamenti owa Lubaga North Moses Kasibante nga bukya olwaleero. Tewali muntu noomu akoseddwa mu bulumbaganyi buno wabula ebintu byononese Omubaka Kasibante alaze obutali bumativu olwa poliisi okumala esaawa nnya nambirila nga tenatuuka wuwe wadde nga bagitegezezza