Gavumenti Eyatudde Abatta Ab’e Ntebe, Mbu Ba ‘Yiruminati’ Bebatta

0
973

Minisita avunyizibwa kunsonga zomunda mugwanga Gen. Jeje Odong kyadakyi labiseeeko mu palamenti nanyonyola kiki ekiriddeko ettemu kubakazi elyeyongedde mubitundu bye Nansana kwosa ne Entebbe.
Mu alipota ya Minisita omubadde ebikakankana anyonyodde ababaka mulutuula olubadde lukubirizibwa amyuka sipika Jacob oulanya nti ba Illuminati abeyagaliza okufuna obugaga bebali emabega wettemu kubakazi eleyongedde okubawo.
Wabula ababaka alipota bajikubyemu ebituli nga bagamba nti ebadde eswaza gavumenti elanga telambulula ntekateka ya gavumenti mukulwanyisa ettemu liino.