Aba Takisi Mwetegeke Neera

0
1038

Ekitongole kya KCCA kirangiridde nga bwekigenda okuttukiza okusasuza omusolo ebidduka ebisaabaza abantu mu Kampala ogwali gwaggyibwawo gyebuvuddeko.
Bino olugudde mu matu g’abagoba ba takisi, bazikubyemy ne zaaka nga bagamba nti kikafuuwe okusasula ensimbi zino president Museveni zeyawera edda.