Bwanika Ayagala Lefulendamu

0
870

Ng’abantu abalala bwebalwana okulaba nga semateeka takyusibwa kugyamu kkomo ku myaka gyomukulembeeze wegwanga, ye eyavuganyako ku bukulembeeze bwa Uganda Dr Abed Bwanika agamba nti abakanye ne Kawefube wokulaba nga wabaawo akalulu kekikungo kunsonga eno. Ono akakasa nti Palamenti nebwepapiriza neyisaamu kino ebinava mu kalulu kekikungo bigya kusazaamu ekinaba kisaliddwawo Palamenti.