Ebifaanayi Bya Frank Gashumba, Amagye Gamukutte

0
528

Amagye g’egwanga UPDF ganjudde omuyima w’ekiweenda ki Sisimuka Uganda Frank Gashumba eyakwatibwa gyebuvuddeko kubyekuusa ku kukusa ebiragalalagala n’okujingirila stamp z’ebitongole bya gavumenti eby’enjawulo omuli ministry y’ebyokwerinda neyebyobulimi
Amyuuka omwogeezi w’amagye g’egwanga Deo Akiki yanyonyodde bannamawulire ku kitebe kya ministry y’ebyokwerinda eMbuya engeri gyebakutemu Gashumba n’omuntu omulala