Omukazi Emmekete: Wuuno Omukazi Avuga Loole za Kayihura

0
1190

Mukatundu kaffe omukazi emmekete, wuuno omukyala atawena, anyoola siteeringi ya loole okujikiza abasajja. Mwana Muwala gwenjogerako ye Akite Brenda, wa poliisi era ne loole gyavuga ya poliisi. Ono yaavuga ate abasajja okubatwala mu bikwekweto ebyenjawulo n’okukola emirimu gy’ekitongole kino emirala wabula abasajja abamulaba bamunyenyeza mutwe gwe ate maama, loole evugika omukazi? Amina Nabukenya yaamulondodde.