Ssente Za Paalamenti Zaawude Ababaka

0
617

Wadde nga paalamenti yasazeewo ewe buli mubaka wa paalimenti obukadde bwa siringi za Uganda 29 agende yeebuuze ku balonzi ku nsonga eri mu ddiiro ey’okujja ekkomo ku myaka gya pulezidenti, bo abooludda oluvuganya bakyakalambidde nti ezo ssente tebazitwala.