Abalinyiddwa Emizimu Poliisi Tebatalizza

0
675

Poliisi y’e Katabi etuuyanye okukwata omusajja abadde ayagala okusanyaayo enju ya jjajjaawe, ng’agamba nti alinnyiddw omuzimu ogumulagidde okukwata ebyokoola ebyasimbibwa mu maka gano. Katemba ono abadde mu maka g’omugenzi Abdul Luswa Nkumba -Bufulu e Katabi mu district y’e Wakiso.