Ababaka Bakakomyawo Ssente Meka Ez'emyaka?

0
484

Obukadde 319 zezakakomebwaawo ababaka abavvuganya gavumenti nga zino zabaweebwa okwebuuza kubantu kunsonga ye kkomo ku myaaka nga abakasembayo okuzza ssente zino, omubaka we Kasese Winfred kiiza n’omubaka we Rukungiri Roland Mugume.
Bano bagamba nti ssente zino gyezavudde tebategeelayo, nolwekyo tebajja zitwaala