Abalonzi B'omubaka Ssekitoleko Baagala 'Bagikwateko'

0
1156

Abatuzze bo mu ma ggombolola 2 okuli Nabbaale ne Kimenyedde agasangibwa mu saza lye Nakifuma mu disitulikiti ye Mukono batumye omubaka wabwe Kafeero Ssekitoleko awagire okukyusa mu semateeka mu enyingo 102b. Bino bitukidwako mu nkungaana omubaka Kafeero zakubye mu magombolola gano okwebuuza ku balonzi be ku kiteeso kyokukyusa mu nnyingo 102 b eggya ekkomo ku myaa omuntu kwakoma okwesimbawo