Ab'e Katikamu ku Myaka

0
989

Omubaka akikilira abantu ba Katikamu South Edward Ssembatya n’omubaka omukyala owa Luweero district Lilian Nakate, basisinkanye abalonzi babwe kuki kitebe kye gombolola ye Nyimbwa okubebuuzako ku byokukyuusa ssemateeka nadala akawayiiro 102 (b) akassa ekkomo kumyaka gyomukulembeze. Wabula munsisinkano gyebabaddemu police eremesezza abavubuka nabakulembezze baabwe abawakanya enteekateeka yokukyuusa ssemateeka okwetaba mulukiiko luno okuwaayo endowoza zabwe.