Abasawo Bakalamidde

0
375

Entekateeka ya gavumenti eyokugoba abasawo abaaganye okuda kumulimu ensonda enekusiffu zikakasa nti siyalusaago eno yanditandika okukolebwaakomubanga elitaali lyewaala okusobola okujuuna banayuganda abatindinga engender okufuna obujanjabi nabandi nebatuuka nokufiirayo. Mumboozi eya kafubo ne NBS TV, omuwandiisi owenkalakalila mu minisitule y’ebyobulamu Dr Diana Atwine agamba kino kyakukolebwa nga ekyenkomeledde oluvanyum alwa gavumenti okulemererwa okuteseganya nabasawo.