Ab'e Luuka Bagamba 'Gikwateko'

0
837

Abalonzi mu district ye Luuka balagiddde omubaka waabwe omukyala ela nga ye Minisita akola ku nsonga za pulezidenti Esther Mbaayo agenda awagire okujja ekkomo ku myaka jja pulezidenti kubanga tebasola kukiriza kafo kwobwa minisita kebakafuna. Munkungana za Minisita ezokwebuza kubalonzi zeyakubye mu district yona E ye Luuka abalonzi bagambye nti enyingo ya 102 b temulimu makulu wadde kubanga bo balaba nga Presidenti akyali embooko.