Ekyoto: Okwejjanjaba Kukonya Obulwadde

0
433

Mu Uganda, buli muntu alwala naye bangi tebasooka kugenda mu ddwaliro okufuna obujjanjjabi ne basalawo okusooka okwejjanjaba bg’abamu batuuka n’okwekuba empiso ezitali ziri ez’abalwadde ba sukaali. Abasawo bagamba nti kino kyabulabe, era kyekituwaliriza wano kukyoto okuzuula lwaki abantu bakola kino.