Kiki Ekiri ku Mujaguzo?

0
505

Ensasagge egude e Kabowa ku ttaka okuli embuga ya mujaguzo,abakuuma ettaka lino bwebagudde ekiyiifuyiifu omugole kyagwa kun caca za bba, nebakuula ebikondo bya ssengenge ebyasimbibwawo ekitongole ky’ebyettaka e mengo ekya Baganda Land Board, era nebabyokya. Abantu bano bagamba, nti ettaka lino lya Mujaguzo era nga bweguti bwegubadde okuviira ddala mu 1878, kyokka nga bo balumiriza nti BLB basala lukujjukujju lwakwagala kulitunda.