Ettaka Ly'ebibira Ligenda e Mbale
Akakiiko k’ettaka kakyakunya abantu abenjawulo mu bitundu by’e Mbale nga nolwaleero kaliko musajja mukulu Hamis Masa eyeesenza ku ttaka lyekibira newankubadde yali yalabulwa poliisi nebakwatibwako Mansa yeesenza ku ttaka lyekibira kya Mbale Forest Reserve mwabadde agaanidde.