‘Bobi Wine’ Awabudde Abazadde

0
299

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine asabye abazadde obutalagajjalira baana baliko bulemu ku mibiri gyabwe kubanga nabo basobola okuyamba eggwanga mu nkulaakulana eyenjawulo Kyagulanyi abadde mu maka gabaana aga Katalemwa Cheshire Home gyabadde agenze okwetegereza embeera abaana bano gyebabeeramu.