Abajaasi n'abanene mu Gavumenti mu Kibba Ttaka

0
329

Akakiiko akassibwa okunoonyereza ku vvulugu ali ku ttaka lya Uganda akakulirwa omulamuzi Catherine Bamugemereire, katidde nti abantu abaakawa obujulizi mu kunoonyereza kwabwe, bandifuna obuzibu okuva eri abantu bebaalumiriza. Kati no woolirira bino nga banno basala ntotto butya bwebagenda okukuuma abantu bano.