Abakukusa Abantu Baabano

0
447

Poliisi kyaddaaki efulumiza amanya g’abantu ababiri abakwatiddwa nga bano babadde befuddle mo mukukusa abantu okusingira ddala abawala nga babatwala munsi zabawarabu okukola obwa yaya. Abasajja ababiri okutuuka okukwatibwa basangiddwa nabawala 18 nga babolekeza Jordan kyoka ngeno yemu kunsi Gavumenti eramula kuno gyebadde tenaba kukiriza kutwala banayuganda.