Nandibadde Mpita Bulungi Nnyo Naye!

0
1132

Bukomansimbi yeemu ku district azitaakoze bulungi mu bigezo by’ekyomusanvu ebyafulumiziddwa kulwokuna.
Abaana 3069 beebaatuula ebigezo e Bukomansimbi, naye 200 beebaasobodde okuyitira mu ddaala erisooka.
Omusasi waffe ayogeddeko nabayizi abalemeddwa okuyitira mu ddaala erisooka nebamuwa ensonga lwaki kyabayise mu myaganya gya ngalo.

TagsPLE