Ekikagambwa ku Kyalo Kiteredde, Abafumbo Basangiddwa Baffu

0
620

Abatuze ku kyalo Kiteredde bakeredde mu kiyongobero oluvannyuma lw’okusanga bannaabwe omwami ne mukazi we nga bafiiridde mu nju yaabwe. Omulambo gw’omukyala gusangiddwa ku buliri ate ng’omwami alengejjera ku mulaba ekirowoozesezza abatuuze nti omusajja yandiba nga yasoose kutta mukazi we naye ne yeetuga.

TagsMurder