Gavumenti Eyanukudde Bannadiini

0
362

Gavumenti ewandulidde bannadiini omuliro begamba nti baagisiiga ettoomi mu kusaba ku ssekukkulu bwebaavumirira eky’okujja ekkomo ku myaka omukulembeze w’eggwanga kwasinziira okwesimbawo. Omwogezi wa Gavumenti Ofwono Opondo avumiridde bannadiini okulekerera ensonga ezibakwatako n’abawa amagezi okusuula amaganduula beesimbewo era bawe ebirowoozo byabwe bwebaba nga eby’obufuzi babyagala okufa. Bushrah Namirimu awayizzamu kko n’e Opondo….