Siriimu Yeyongedde mu Bavubuka

0
1093

Alipoota ekyali envannyuma erondobyeyo disitulikiti y’e mpigi ngemu kwezo ezisingamu kati obulwadde bwa Mukenenyua naddala mu baana abazaalibwa nabwo mpozzi n’abavubuka. Alipoota efulumye nga Uganda yaakeegatta ku nsi yonna okujjukira olunaku lwabalina akawauka ka mukeneya olwakuziddwa eggulo.