Gwebamma Akasiimo Akolima

0
355

Newankubade nga abakozi bagavumenti abasinga bwebeera bakola babeera n’essuubi eddala ely’okuganulwa muntuuyo zabwe nga batuuse emyaka egy’okuwumuzibwa ku milimo era nga essuubi libeera lya ku weebwa akasiimo kebabeera bakolerede ebbanga lyona. Mubitundu eby’enjawulo okwetoloora eggwanga wakyaliyo abakozi bangi abawamuzibwa nebatafuna kasiimo kabwe era nga kati n’embeera gyebalimu yenyamiza. E Moyo embeera tefanana nayabalala.