Bankubakyeyo Bonna Baakuyitira mu Gavumenti

0
412

Ministule y’ekikula kyabantu etongozzza enkola eyobuwaze eyokutwalanga abantu ebweru okukba ekyeyo nga mu yo tekyali muntu kugenda bweru nga tayise mu minsitule era nga gavumenti temumanyi. Enkola eno mu lufuutifuuti emanyiddwa nga External employment management information system ne kkampuni ezitwala abantu zaakulanga emirimu nga ziyitira mu minisitule olwo abantu nebasaba gavumenti butereevu.

More News