Eby’emyaka Babijulizza Lugaba

0
779

Ebyobufuzi bimaamidde missa etegekeddwa ku lutikko e Lubaga okusabira omugenzi John Tebyasa eyali Mmeeya wa Masaka nga ekulembeddwa Faza Deogratius Kibi okuva mu kigo kye Lubaga. Bannabyabufuzi okuva ku ludda oluvuganya gavumenti Missa bagiifudde akadaala kabyobufuzi okwogera byonna ebirudde nga bibabobbya omutwe.