Sipiika Kadaga Ayagala Ennyonyi

0
847

Paalamenti ettukizza obwetaavu bw’okugulira sipika wa paalamenti ennyonyi kimwanguyize okukalabya emirimo gye nga ne paalamenti yeetengeredde. Omwogezi wa Paalamenti chris Obore agamba nti wadde bangi bavumirira enteekateeka eno, emirimo gya paalamenti egyeyongedde gyetaagisaamu ennyonyi era nebasalawo baziteeke mu mbalirira y’eggwanga eyomwaka ogujja 2018/19.

TagsKadaga