Abayimbi Bakungubagidde Radio

0
823

Amawulire g’okufa kwa Mowzey Radio ganguye okusasaanira eggwanga lino era okutemya n’okuzibula ng’abantu beeyiye dda ku ddwaliro lya Case Hospital ku Buganda road, okukungubagira omuyimbi waabwe. Mu bano mubaddemu abayimbi abato n’abamannya kwossa abawoomerwa ennyimba ze.