Abazannyi Ba Zzaala Bawaanye Omulimu

0
277

Olunaku lw’eggulo akulira akakiiko akalambika emirimu gya Zaala mu ggwanga aka National Gaming Board Edgar Agaba yakatemedde ba nnamawulire nga abatwala ekitongole kino bwebalina enteeka teeka okulaba nga balondoola emirundi omuntu gyeyenyigide mu kuzannya zaala mu lunaku.