Abdallah Kitatta Atambulira ku Njegere

0
538

Omuyima wa Bodaboda 2010 Abdallah Kitatta olwaleero azzeemu okulabikako mu kkooti y’amagye e Makindye wamu ne banne bwebagambibwa okusangibwa n’ebikozesebwa bvy’amagye nga tebalina lussa. Mu kkooti y’emu era mubaddemu abapoliisi ab’ennyota abaakwatibwa ku gw’okuwamba munnansi wa Rwanda nebamuzza ewaabwe mu bukake.