Paalimenti Eyise Minisita Janet Museveni Anyonyole Ekiva ku Kukoppa Ebigezo

0
502

Oluvannyuma lwekitongole kyebigezo okukwata ebigezo byabayizi abasoba mu 4000 Palementi eyise minisita webyengigiriza mu gwanga Janet Kataha Museveni atangaze ku ngeri ekitebe kyebigezo ekya Uneb gyekyakuttemu abigezo bya abayizi bano Ababaka bagamba omuwendo guno munene nnyo nga gwetaaga okunnyonnyola okwenjawulo.