Okukoppa Ebigezo Bivaku Ki?

0
504

Abakugu mu byenjigiriza bongedde okutunuulira ensonga y’ekibbabigezo mu ggwanga nga naye abasing omusango gwokubba ebigezo bagutadde ku kitongole ekitegeka ebigezo ne gavumenti olwobunafu bwakyo mu kukuuma ebigezo Ebigezo byabayizi abasoba mu 4000 byebyakwatiddwa mwebyo ebyakommyewo olunaku lweggulo nga guno omuwendo munene okusinga kwebyo ebizze biyita.