Kipoi Addidde ku Mpingu Okuva e Botswana Gy'abadde Yeekukumye

0
824

Eyali omubaka w’e bubulo mu paalimenti, Tony Nsubuga Kipoi abadde yeekukumye mu nsi ya Botswana akomezeddwawo enkya ya leero ku mpingu nga kati alindiridde okuddamu okuwoza ate nga waakuggulwako emisango emirala. Kipoi ono yakwatibwa wiiki eno mu ggwanga lya Botswana nga kigambibwa aliko munnansi wa Botswana gweyafera ssente ezisoba mu bukadde 100 ngamusuubizza okumuwnya ngakozesa eddagala lyekinnansi.