Omulangira Columbus Wambuzi Azze ku Mukolo Kwebaamugaanye

0
951

Omulangira Columbus Wambuzi atebuse abebyokwerinda bwafulumye olubiri neyeetaba ku mikolo gy’abakyala egitegekeddwa e Namutumba ngate yali agaaniddwa. Omukolo guno Wambuzi gweyeetabyeko gwategekeddwa omubaka w’e Bukono era miniista omubeezi owebyettaka Persis Namuganza. Poliisi yakedde kwebungulula Lubiri.