Omwoleso Gw'abayizi

0
717

Akakiiko keggwanga akebyenjigiriza ebyawaggulu aka NATIONAL COUCIL FOR HIGHER EDUCATION, o kabakanye ne akaweefube wokumanyisa bannayuganda ku bikolebwa mu matendekero aga waggulu nekigendererwa kyokusitula omutindo gwebyen jigiriza ku mutenderea guno Mu kino akakiiko kano katagese omwoleso gwebyenjigiriza okulaga ebikolebwa mu matendekero gano nga guyindidde wano e Lugogo