Abazigu Bafulumizza Ebibaluwa Ebiggya e Wakiso

0
443

Abatuuze be Bukasa Bukuku mu district y’e Wakiso bali mu bwerarikirivu obutagambika oluvanyuma lw’abantu abatannategeerekeka okubasuulira ebibaluwa nga babalaalika okubatta ssinga tebabawa nsimbi eziwerera ddala obukadde 100.

TagsMurder