Bakansala Bawakanyizza Bajeti ya Beti Kamya

0
1019

Bakansala ba KCCA baganye embalirira eyakolebwa minisita wa Kampala Beti Kamya gyeyatwala mu palamenti nga bagamba nti ssi yabwe. Bano bagamba nti minisita mukukola embalirira eno teyasoka ku bebuzako era bagaala palamenti egigobe. Embalirira minisita gyeyawayo mu palamenti ebalibwamu obuwumbi 479.64 nga eno yegenda okukozesebwa mumwaka gwebyensimbi 2018/2019.