Eby'ettaka Ly'e Kigaya Biranda

0
466

Ekitongole kya Buganda ekyettaka ekya BLB Kiwalabye Maleawanjagidde ssabaduumizi wa poliisi Okoth ochola addemu atunuulire nfayiro y’abatuuze b’e Kigaya abaserikale abaatulugunya abantu ku ttaka lino ery’e Kigaya nabo bakangavvulwe Ettaka lino ery’e Kigaya kigambibwa liriko abantu abasoba mu 1500 naye nga bagaamba baatulugubnyizibwa abaserikale ba minisita Kibuule n’omu ku batuuze n’afa