Poliisi Ekuumye Eyalumbye Ssaabalabirizi Luwalira ku Kanisa

0
681

Kakati Poliisi egamba nti ousajja alumbye omulabirizi ategerekese nga ye Kaddu Herbert owe myaka 35 mutuuze we Nateete Mackay Zone mu Lubaga ku Geeti ayiseewo lwampaka kumpi kwagala kutomera basirikale. Ono mukadde kano bamukumiira ku Poliisi ya Kampala mukadde naye ngabenju ye bagamba nti alina obuzibu ku mutwe era babadde bateekateeka mutwala Butabika. Poliisi egamba nti ejja kusooka kukakasa.