Poliisi Esitukiddemu Etaase Embeera Ly'ettmu mu Wakiso

0
421

Oluvannyuma lwokutema abantu mu bitundu by’e gangu mu wakiso olunaku lwa leero , poliisi esisinkanye abatuuze ku byalo ebiwera okwabadde ettemu okutema empenda ku kukomya ettemu lino. Ensisinkano eno ekubirizddwa omumyuka w’omuddumiizi wa Poliisi mu Kampala nemiriraano Namuwoza Denis ngono n’abatuuze bakkiriziganyizza ku mateeka amaggya naddala obutatambula kiro.

More News