Ndejje Ewangudde Eza 'Big League'

0
461

Allan Kabonge Kivewala ayingidde mubyafaayo by’omupiira wano mu Uganda. Omutendesi ono olwaleero luno ayingiza tiimu eyokubiri mu liigi yababinywera. Paidha Black Angels okuva mu west nile yegasse ku Nyamityobola ne Ndejja okwesoga liigi yabanene mu Uganda oluvanyuma lwokukuba Kitala. Kabonge era yeyaleeta ne Onduparaka.