Omulala Abadde Yewambwe Bamukutte

0
497

Poliisi erabudde bannayuganda kukwewamba okulabika nti kweyongera buli lunaku. Amyuka omwogezi wa Poliisi wano mu Kampala Luke Oweyesigire agambye nti munaku ntono nnyo bakakwata abatu abiri mu babiri nga beewambye nekigendererwa ekyokufuna ssente mu benganda.