Rhamathan Ekyuusa Omusiibi

0
349

Omwezi gwa Ramazan bwegutuuka ebintu bingi bikyuka omuli omuli embeera ne neeyisa y’abakkirizza era abababeera okumpi balowooza nti baba babasosola. Sheik Abdulrazaq Ssengendo ow’okumuzikiti gw’eKabalagala ne sheik Mohammed Ali ow’e Kampala mukadde bagamba nti ramadhan ssomo ,era gwetolina kukyuka wabula leka lyoli kwekyusize.