Abaliko Obulemu e Motoro Basoma Naye Baagala Gavumenti Ebasindikire Obuyambi

0
904

Abakulira amasomero gasomesa abaana abaliko obulemu ku mibirigyabwe mu bitundu bye Karamoja balajanidde gavumenti ebawe abasomesa abakugu mukusomesa abaana abaliko obulemu nabo kiyambeko mu kutumbula eby’okusoma mu kitundu kino. Abakulira amasomero gano bagamba nti obuzibu obusinze okubakosa mu kusomesa abaana bano kwe kuba nti tebalina basomesa batendeke mu mulimu guno. benebikozesebwa te balina.