Abiriga Bamukeezeeza mu Muzikiti

0
1101

Omumyuka asooka owa saabaminista Gen.Moses Ali ajjukizza abantu nga bwebalina obuvunanyizibwa mukukuuma emirembe mu gwanga era nokukomya okunenya Government nga bweremedwa mubyobutebenkevu. Moses ali abadde akiikiridde Government mukusaalira abagenzi Hon. Ibrahim Abiriga ne mutoowe Sayiid Congo Buga abattibwa mubukambwe kulwokutaano akawungeezi.